Skip to content
Home » ESSUULA EZAKKIRA E MADIINA.

ESSUULA EZAKKIRA E MADIINA.

madina

ESSUULA EZAKKIRA E MADIINA

madina

Essuula ezakkira e madiina.
Bya Shk Abdul-Hayy Mukiibi Kinene. okusaasira kwa Mungu kube ku YYE

Di. Ente (Al – Baqarah)                 

Dj. Eminyago ( Al – Anfaal)               

Dk. Abantu Ba Imuran ( Ali Imuran)        

Dl. Enkambi z’abatabaazi (Al – Ahzaab)    

Dm. Abaagezesebwa (Al – Mumtahana)     

Dn. Abakyala (An – Nisaa)               

Do. Musisi (Az – Zilzalah)                 

Dp. Ekyuma (Al – Hadid )                 

Dq. Muhammad                      

Dr. Eraddu (Ar – Ra’ad)                  

Ds. Omusaasizi (Ar – Rahmaan)          

Dt. Omuntu (Al – Insan)                

Du. Okugoba abakyala (At – Talaaq)       

Dv. Amazima (Al- Bayyinah)             

Dw. Okuwang’anguka (Al – Hashir)        

Dx. Obutangaavu (An – Noor)               

Dy. Okulamaga ( Al – Hajj)               

Dz. Abannanfuunsi ( Al – Munafiqun)       

Ea. Omuyombi ( Al – Mujadalah)         

Eb. Ebisenge (Al – Hujurat)             

Ec. Omuziro (Attahariim)                

Ed. Obujja (At – Taghabun)             

Ee. Ennyiriri (As – Swaff)                

Ef. Olwokutaano (Al Jumu’a)           

Eg.Obuwanguzi (Al – Fatih)               

Eh. Ekijjulo (Al – Maa’eda)              

Ei. Okwenenya (At – Tawubah)           

Ej.Obuyambi (An – Nasur)              

Essuula zonna tezifaanana mu bunene oba obutono. Esingayo obunene eweza Ayat 286, ate esembayo obutono eweza Ayat 3.

103. ESSUULA: AL-ASWIR, EKISEERA

Yakkira Makka. Erina Aya 03.

Kulw’erinnya lya Allah Omusaasizi ennyo Ow’okusaasira okw’enjawulo.

1. Ndayidde ekiseera.

2. Mazima Omuntu ddala ali mu kufaafaagana.

3. Okujjako abo abakkiriza era abaakola ebirungi era abaalaamirigana okunywerera ku mazima, era abaalaamirigana okunywerera ku bugumiikiriza.

oba essula

ESSUULA: AL-KAWTHAR: ENDULUNDU

Yakkira Makka. Erina Aya 03


Kulw’erinnya lya Allah Omusaasizi ennyo Ow’okusaasira okw’enjawulo.

1 Mazima ffe twakuwa ebirungi ndulundu.

2. Kale saala ku lwa Mukama Katonda Omulezi wo era osale saddaaka.

3. Mazima oyo akusunguwaza yewuyo owenkuggu.

Essuula ezisinga obungi Nabbi tezaamukkaako bulambirira ebbanga lye yamala ery’ebisanja ebibiri nga akoowoola abantu okudda eri Katonda.

Genda ku Ssuula e zakkira e mekka

ebya websites biri wano

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *