ESSUULA EZAKKIRA EMAKKA. Bya SHEIKH ABDUL HAY MUKIIBI KINENE. Mungu Amusaasire

ESSUULA EZAKKIRA EMAKKA

. Qur’an eweza essuula 114 nga buli emu yayawulwamu ennyiriri (Ayat). Essuula zonna tezifaanana mu bunene

oba obutono. Esingayo obunene eweza Ayat 286, ate esembayo obutono eweza Ayat 3. Essuula ezisinga obungi Nabbi tezaamukkaako bulambirira ebbanga lye yamala ery’ebisanja ebibiri nga akoowoola abantu okudda eri Katonda.

  Ekisanja ky’Emkka (Palan) (610-622 C.E.), yakkirwako essuula 86, sso nga ekisanja ky’Emadiina (622-632 C.E.) yakkirwako essuula 28. Eno y’enteekateeka essuula zonna 114 gyezakkiramu ku Nabbi nga tusookera ku yasooka okukka tusembyeyo eyasembayo okukka, mubbanga ly’ebisanja byombi. Mpozzi mu kulambika enninanyisa y’essuula mu kukka kwazo tujja kweyambisa nnyukuta za walufu, okugeza (Aa,Ab,Ac).

ESSUULA EZAKKIRA EMAKKA.

Aa. Ekisaayisaai (Al-Alaq).

Ab. Ekkalaam (Al-Qalam).

Ac. Lwezingira (Al Muzammil)

Ad. Lwebutikira (Al Mudathir)

Af. Obugwogwa (Al Masad)

Ag. Omuzingo (Attak-wir)

Ah. Owawaggulu(Al-A’ala)

Ai. Ekiro (Allayil)

Aj. Amariiri (Al-Fajir)

Ak. Akasana Akabereberye (Ad- Dhuha)

Al. Okwanjuluza(Asharih)

Am. Ekiseera (Al-Aswir)

An.  Entebensi(Al-Adiyat)

Ao.  Endulundu(Al-Kawthar)

Ap.  Okwegwanyiza ebingi (Attakathur)

Aq. Ebikozesebwa(Al-Ma’un)

Ar. Abajeemu(Al-Kafirun)

As. Enjovu (Al-Fil)

At. Matulutulu(Al-Falaq)

Au. Abantu(Annaas)

Av. Obwannamunigina (Al-Ikhilas)

Aw. Emmunyenye(Annajim)

Ax. Ekkabyo (Abasa)

Ay. Amagero(Al-Qadir)

Az. Enjuba (Ashamsu)

Ba.Enfo enkukuutiv (Al Buruj)

Bb.Omutiini (Attiin)

Bc. Abakirayish(Quraish)

Bd. Ekiggunda(Al-Qari’a)

Be. Amayimirira(Al Qiyama)

Bf. Okugeya (Al-Humaza)

Bg. Empewo ewerezebwa (Al-Murusalat)

Bh. Qaf

Bi. Ekibuga Palan (Al Balad)

Bj. Empupugumi(Attariq)

Bk. Ommwezi (Al-Qamar)

Bl. Swad

Bm. Obutunnumba(A’araf)

Bn. Amaginni(Al-Ginni)

Bo. Yasin

Bp. Enjawuzi(Al-Furqan)

Bq. Kagingo(Fatir)

Br. Mariam

Bs. Twaha

Bt. Ekyedomola(Al-Waqi’a)

Bu. Abatontomi(Shu’ara)

Bv. Ensanafu(An-Namlu)

Bw. Ebyafayo(Al-Qasas)

Bx. Olugendo lw’ekiro(Isiraa)

By. Yunus

Bz. Hudu

Ca. Yusuf

Cb. Higir

Cc.Ensolo ezirundibwa(Ani’am)

Cd.Abasimba ennyiriri(Swaffaat)

Ce. Lukuman

Cf. Sheba (Saba’a)

Cg.Ebibiina(Az-Zumar)

Ch. Omusonyiyi(Ghafir)

Ci.Amateekulule (Fussilat)

Cj. Okwebuuza(Shuurah)

Ck.Amatiribona(Zukhuruf)

Cl. Ekikoomi (Ad-Dukhan)

Cm. Okufukamira (Al-Jathiya)           

Cn. Embibiro z’omusenyu (Al-Ahqaf )       

Co. Enkung’unsi (Athariat)             

Cp. Ekibuutikira (Al-Ghashiah)           

Cq. Empuku (Al-Kahaf)              

Cr. Enjuki (An Nahal)                 

Cs. Nuhu                             

Ct. Ibrahim                          

Cu. Bannabbi (Al-Ambiya)              

Cv. Abakkiriza (Al- Muminoon)         

Cw. Okuvunnama (As – Sajida)         

Cx. Olusozi ( At – Toor)                              

Cy. Obwakabaka (Al- Mulk)             

READ  ENTALO Z’EDDIINI

Cz . Olunaku Olukakafu (Al- Haaqqah)   

Da. Obutumbiiriro (Al – Ma’arij)          

Db. Amawulire (An – Naba’a)            

Dc. Abakwakkuzi (An – Nazi’at)          

Dd.Okwabulukuka (Al – Infitwar)       

De.Okulyebuka (Al – Inshiqaak)        

Df. Roma (Ar – Room)                 

Dg. Nabbubi (Al – Ankabuut)             

Dh. Abakenyi (Al – Mutaffifiina)          

Essula ezzakira e madinah

Anoonya ebya websites