Skip to content
Home » 62. Al – Jumua (Olwa – Juma)

62. Al – Jumua (Olwa – Juma)

[et_pb_section fb_built=”1″ _builder_version=”4.4.7″][et_pb_row column_structure=”1_3,2_3″ _builder_version=”4.4.6″ saved_tabs=”all”][et_pb_column type=”1_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.6″ header_font_size=”44px” custom_padding=”15px|3px||5px|false|false” custom_css_main_element=”height: 350px;||overflow: auto;||margin:0;|| ” border_radii=”on|0px|0px|0px|0px” border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_color=”#0C71C3″]

ESSULA

1. Al – Fatiha (Enziguzi)
2. Al – Baqarah (Ente)
3. Al – Imran (Abantu ba Imran)
4. AN – Nisa (Abakyala)
5. Al – Maida (Ekijjulo)
6. Al–An’am(Ensolo ezirundibwa)
7. Al – A’raat (Obutunnumba)
8. Al – Anfal\\l (Emigyago)
9. Al – Tawbah (Okwenenya)
10. Yunus
11. Hud
12. Yusufu
13. Ar – Ra’ad (Eraddu)
14. Ibrahim
15. Al – Hijir
16. Al – Nahal
17. Al – Israh (Olugendo lw’ekiro)
18. Al – Kahf (Empuku)
19. Mariam
20. Twaha
21. Al – Ambiya (Bannabbi)
22. Al – Hajj (Okulamaga)
23. Al – Mumimun (Abakkiriza)
24. Al – Noor (Obutangaavu)
25. Al – Fur-qan (Enjawuzi)
26. Ash – Shu’arah (Abatontomi)
27. An – Naml (Ensanafu)
28. Al – Qasas (Ebyafaayo)
29. Al – Ankabut (Nabbubi)
30. Ar – Room (Roma)
31. Luquman
32. As – Sajidah (Okuvunnama)
33. Al–Ahzaab(Enkambi z’abatabaazi)
34. Saba (Sheba)
35. Fatir (Kagingo)
36. Yasin
37. As–Saffaat (Abasimba ennyiriri)
38. Swad
39. Az – Zumar (Ebibiina)
40. Ghafir (Omusonyiyi)
41. Fussilat (Amateekulule)
42. Ash – Shurah (Okwebuuza)
43. Az – Sukhruf (Amatiribona)
44. Ad – Dukhan (Ekikoomi)
45. Al – Jathiyal (Okufukamira amayimiririra)
46. Al – Ahqaf (Embibiro z’omusenyu)
47. Muhammad
48. Al – fatih (Obuwanguzi)
49. Hujurat (Ebisenge)
50. Qaf
51. Athariat (Enkuŋŋunsi)
52. At – Tul (Olusozi)
53. An – Najim (Emmunyenye)
54. Al – Qamar (Omwezi)
55. Al – Rahman (Omusaasizi)
56. Al – Waqi-ah ( Okwedomola
57. Al – Hadid (Ekyuma)
58. Al – Mujadalah (Omuyombi)
59. Al – Hashir (Okuwanganguka)
60. Al – Mumtahanah (Abaagezesebwa)
61. Al – Saff (Ennyiriri)
62. Al – Jumua (Olwa – Juma)
63. Al – Munafiqun (Abannanfusi)
64. Al – Taghabun (Obuggya)
65. At – Talaaq (Okugoba abakyala)
66. At – Tahriim (Omuziro)
67. Al – Mulk (Obwakabaka)
68. Al – Qalam (Ekkalaam)
69. Al – Haaqqah (Olukakafu)
70. Al – Ma’arij (Obutumbiiriro)
71. Al – Nuhu
72. Al – Ginni (Amaginni)
73. Al – Muzzammil (Lwezingira)
74. Al – Muddath – thir (Lwebuutikira)
75. Al – Qiyamah (Enkomerero)
76. Al – Insan (Omuntu)
77. Al – Mur’salaat (Empewo eweerezebwa)
78. An – Naba (Amawulire)
79. An – Nazi’at (Abakwalekuzi)
80. Abasa(Ekkabyo)
81. At – Tak-wiir (Omuzingo)
82. Al – Infitwaar (Okwebulukuka)
83. Al – Muttaffifiin (Abakenyi)
84. Al – Inshiqaaq (Okulyeebuka)
85. Al – Buruj (Enfo enkunkuutivu)
86. Al – Twaliq (Empumpugumi)
87. Al – A’ala (Owaawaggulu)
88. Al – Gashiyah (Ekibutikira)
89. Al – Fajir (Amariri)
90. Al – Balad (Ekibuga Palan)
91. Al – Shamus (Enjuba)
92. Al – Layil (Ekiro)
93. Al – Dhuhah (Akasana akabereberye)
94. Ash – Sharih (Okwanjuluza)
95. At – Tiin (Omuti omutiini)
96. Al – Alaq (Ekisaayisaayi)
97. Al – Qadir (Amagero)
98. Al – Bayyinah (Amazima)
99. Az – Zilzalah (Musisi)
100. Al – Adiyat (Entebensi)
101. Al – Qari’ah (Ekiggunda)
102. At – Takaathur (Okwegwanyiza ebingi)
103. Al – Asir (Ekiseera)
104. Al – Humazah (Okugeya)
105. Al – Fil (Enjovu)
106. Al – Quraish (Abakuraish)
107. Al – Ma – un (Ebikozesebwa)
108. Al – Kawthar (Endulundu)
109. Al – Kafirunn (Abajeemu)
110. Al – Nasir (Obuyambi)
111. Al – Masad (Obugwogwa)
112. Al – Ikhilas (Obwannamunigina)
113. Al – Falaq (Matulutulu)
114. An – Naas (Abantu)

[/et_pb_text][/et_pb_column][et_pb_column type=”2_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.7″ custom_padding=”15px|3px||12px|false|false” hover_enabled=”0″ border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_style=”preset2″ box_shadow_color=”#0C71C3″]

62. ESSUULA: AL-JUMU’A, OLWOKUTAANO

Yakkira Madiina. Erina Aya 11

Kulw’erinnya lya Allah Omusaasizi ennyo Ow’okusaasira okwenjawulo.

1. Bitenderezza ku lwa Katonda ebyo ebiri mu ggulu n’ebyo ebiri munsi ye Mukama Omufuzi Omutukuzibwa Luwangula Omulamuzi Kalimagezi.

2. Ye wuyo eyayimusiza mu ba mutasoma omubaka ava mubo, abasomera amateeka ge era nga abatukuza era nga abayigiriza ekitabo n’amagezi g’obwannabbi newankubadde nga baali nazzikuno bali mu bubuze obweyolefu.

3. N’abalala kwabo (yabamuyimusizaamu) abatannabeyungako. Kale ye wuyo Luwangula Omulamuzi Kalimagezi.

4. Ebyo ebirungi bya Katonda, abiwa gwayagala. Era Katonda ye nannyini birungi ebiyitirivu.

5. Enfanana yabo abaakwasibwa Tawureti (okugigoberera) kyokka ne batagigoberera, terina njawulo na ndogoyi eyeetikka ag’atabo aganene. Kibi nnyo eky’okulabirako ky’abantu abaalimbisa amateeka ga Katonda. Era Katonda taluŋŋamya bantu balyazamanyi.

6. Ggwe (abo) basoomooze nti: ‘Abange mmwe Abayudaaya bwe muba mwetwala okubeerera ddala mikwano gya Katonda obutazingiramu bantu (balala), kale mwegombe okufa bwe muba mukakasa (byemwogera).

7. Kale tebasobola ku kwegomba (okufa) ka bube ddi, okusinzira kw’ebyo bye gyakulembeza emikono gyabwe. Kale Katonda ye Mumanyi w’abonoonyi.

8. Bategeeze nti: ‘Mazima okufa okwo kwe mudduka kuteekwa okubatuukako. Oluvanyuma muzzibwa eri (oyo) Omumanyi w’ebyekusifu n’eby’olwatu n’aba nga ababuulira ebyo bye mubadde mukola.

9. Abange mmwe abakkiriza bwe wabaawo okukoowoolebwa okugenda okusaala ku lunaku olwa Juma, olwo mwanguweeko okugenda okutendereza Katonda era mukomye ebyamaguzi. Ekyo mmwe kye kisinga obulungi gyemuli bwe muba mumanyi.

10. Ate bweba emaliriziddwa esswala, olwo mugumbulukuke okugenda munsi, era munoonye ebimu ku birungi bya Katonda era mutendereze nnyo Katonda kibasobozese okulokoka.

11. Kyokka bwe baba balabye ebyamaguzi oba ebbinu beesebungulula mu bubinjabinja okulaga gye biri, olwo ne bakulekawo nga wesimbye. Bategeeze nti: ‘Ebyo ebiri ewa Katonda by’ebirungi ennyo okukira okugoma, n’okukira ebyamaguzi. Era Katonda y’akira obulungi abagabi’.

[/et_pb_text][/et_pb_column][/et_pb_row][/et_pb_section]

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *