Skip to content
Home » 83. Al – Muttaffifiin (Abakenyi)

83. Al – Muttaffifiin (Abakenyi)

[et_pb_section fb_built=”1″ _builder_version=”4.4.7″][et_pb_row column_structure=”1_3,2_3″ _builder_version=”4.4.6″ saved_tabs=”all”][et_pb_column type=”1_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.6″ header_font_size=”44px” custom_padding=”15px|3px||5px|false|false” custom_css_main_element=”height: 350px;||overflow: auto;||margin:0;|| ” border_radii=”on|0px|0px|0px|0px” border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_color=”#0C71C3″]

ESSULA

1. Al – Fatiha (Enziguzi)
2. Al – Baqarah (Ente)
3. Al – Imran (Abantu ba Imran)
4. AN – Nisa (Abakyala)
5. Al – Maida (Ekijjulo)
6. Al–An’am(Ensolo ezirundibwa)
7. Al – A’raat (Obutunnumba)
8. Al – Anfal\\l (Emigyago)
9. Al – Tawbah (Okwenenya)
10. Yunus
11. Hud
12. Yusufu
13. Ar – Ra’ad (Eraddu)
14. Ibrahim
15. Al – Hijir
16. Al – Nahal
17. Al – Israh (Olugendo lw’ekiro)
18. Al – Kahf (Empuku)
19. Mariam
20. Twaha
21. Al – Ambiya (Bannabbi)
22. Al – Hajj (Okulamaga)
23. Al – Mumimun (Abakkiriza)
24. Al – Noor (Obutangaavu)
25. Al – Fur-qan (Enjawuzi)
26. Ash – Shu’arah (Abatontomi)
27. An – Naml (Ensanafu)
28. Al – Qasas (Ebyafaayo)
29. Al – Ankabut (Nabbubi)
30. Ar – Room (Roma)
31. Luquman
32. As – Sajidah (Okuvunnama)
33. Al–Ahzaab(Enkambi z’abatabaazi)
34. Saba (Sheba)
35. Fatir (Kagingo)
36. Yasin
37. As–Saffaat (Abasimba ennyiriri)
38. Swad
39. Az – Zumar (Ebibiina)
40. Ghafir (Omusonyiyi)
41. Fussilat (Amateekulule)
42. Ash – Shurah (Okwebuuza)
43. Az – Sukhruf (Amatiribona)
44. Ad – Dukhan (Ekikoomi)
45. Al – Jathiyal (Okufukamira amayimiririra)
46. Al – Ahqaf (Embibiro z’omusenyu)
47. Muhammad
48. Al – fatih (Obuwanguzi)
49. Hujurat (Ebisenge)
50. Qaf
51. Athariat (Enkuŋŋunsi)
52. At – Tul (Olusozi)
53. An – Najim (Emmunyenye)
54. Al – Qamar (Omwezi)
55. Al – Rahman (Omusaasizi)
56. Al – Waqi-ah ( Okwedomola
57. Al – Hadid (Ekyuma)
58. Al – Mujadalah (Omuyombi)
59. Al – Hashir (Okuwanganguka)
60. Al – Mumtahanah (Abaagezesebwa)
61. Al – Saff (Ennyiriri)
62. Al – Jumua (Olwa – Juma)
63. Al – Munafiqun (Abannanfusi)
64. Al – Taghabun (Obuggya)
65. At – Talaaq (Okugoba abakyala)
66. At – Tahriim (Omuziro)
67. Al – Mulk (Obwakabaka)
68. Al – Qalam (Ekkalaam)
69. Al – Haaqqah (Olukakafu)
70. Al – Ma’arij (Obutumbiiriro)
71. Al – Nuhu
72. Al – Ginni (Amaginni)
73. Al – Muzzammil (Lwezingira)
74. Al – Muddath – thir (Lwebuutikira)
75. Al – Qiyamah (Enkomerero)
76. Al – Insan (Omuntu)
77. Al – Mur’salaat (Empewo eweerezebwa)
78. An – Naba (Amawulire)
79. An – Nazi’at (Abakwalekuzi)
80. Abasa(Ekkabyo)
81. At – Tak-wiir (Omuzingo)
82. Al – Infitwaar (Okwebulukuka)
83. Al – Muttaffifiin (Abakenyi)
84. Al – Inshiqaaq (Okulyeebuka)
85. Al – Buruj (Enfo enkunkuutivu)
86. Al – Twaliq (Empumpugumi)
87. Al – A’ala (Owaawaggulu)
88. Al – Gashiyah (Ekibutikira)
89. Al – Fajir (Amariri)
90. Al – Balad (Ekibuga Palan)
91. Al – Shamus (Enjuba)
92. Al – Layil (Ekiro)
93. Al – Dhuhah (Akasana akabereberye)
94. Ash – Sharih (Okwanjuluza)
95. At – Tiin (Omuti omutiini)
96. Al – Alaq (Ekisaayisaayi)
97. Al – Qadir (Amagero)
98. Al – Bayyinah (Amazima)
99. Az – Zilzalah (Musisi)
100. Al – Adiyat (Entebensi)
101. Al – Qari’ah (Ekiggunda)
102. At – Takaathur (Okwegwanyiza ebingi)
103. Al – Asir (Ekiseera)
104. Al – Humazah (Okugeya)
105. Al – Fil (Enjovu)
106. Al – Quraish (Abakuraish)
107. Al – Ma – un (Ebikozesebwa)
108. Al – Kawthar (Endulundu)
109. Al – Kafirunn (Abajeemu)
110. Al – Nasir (Obuyambi)
111. Al – Masad (Obugwogwa)
112. Al – Ikhilas (Obwannamunigina)
113. Al – Falaq (Matulutulu)
114. An – Naas (Abantu)

[/et_pb_text][/et_pb_column][et_pb_column type=”2_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.7″ custom_padding=”15px|3px||12px|false|false” hover_enabled=”0″ border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_style=”preset2″ box_shadow_color=”#0C71C3″]

83.ESSUULA: AL-MUTAFFIFIN, ABAKENYI.

Yakkira Makka. Erina Aya 36.

Kulw’erinnya lya Allah, Omusaasizi ennyo Ow’okusaasira okw’enjawulo.

1. Okuzikirira kwa kutuusibwa ku bakenyi.

2. Abo nga bwe baba bapimirwa mu bantu basaba okutuukiriza ebipimo.

3. Ate bwe baba babapimira oba babalengera bakena (ebipimo)

4. Abaffe balemeddwa okulowooza abo nti ddala ba kuzuukizibwa?

5. Ku lunaku oluyitirivu?

6. Lwe lunaku lwe bayimirira abantu mu maaso ga Mukama Katonda Omulezi w’ebitonde byonna.

7. Awatali kuwannaabya, ddala ekitabo ky’abonoonyi kiri mu katuyiro.

8. Naye kiki ekikumanyisa akatuyiro kye kitegeeza?

9. Kye kitabo ekirambe.

10. Okuzikirira ku lunaku olwo kwa kutuusibwa ku balimbisa.

11. Abo abalimbisa olunaku lw’amasasula

12. Sso nga teriiyo alulimbisa okujjako buli mwewagguzi omwonoonyi.

13. Bwaba asomeddwa amateeka gaffe agamba nti; nfumo z’abaasooka.

14. Awatali kuwannaanya, ddala gyagegera obwonoonyi emitima gyabwe, olw’ebyo bye babadde bakola.

15. Awatali kuwannaanya ddala bebo, nga ewa Mukama Katonda Omulezi wabwe ku lunaku olwo bakugirwa.

16. Oluvannyuma mazima bebo abokwesogga ggeyeena.

17. Oluvannyuma bakomekkerezebwe nti: ‘Byebyo bye mubadde mulimbisa’.

18. Awatali kuwannaanya ekitabo ky’abalongofu kiri mu kifo ekyawaggulu.

19. Naye kiki ekikumanyisa ekifo ekyawaggulu kye kitegeeza?

20. Ky’ekitabo ekirambe.

21. Nga bakijulira abali ku lusegere (ewa Katonda)

22. Mazima abalongofu ddala bali mu byengera.

23. Bakkalidde ku biwu berolera.

24. Ekumanyisa enfanana y’ebyenyi byabwe amatiribona g’ebyengera (bye balimu).

25. Banywesebwa ku kagonja akaba kassibwako envumbo

26. Envumbo yako ya (kaloosa ka) Misiki. Kale olw’ebiringa ebyo basanye ba bisindanire abasindana.

27. Era nga ekirungo ekyatabulwamu (mu kagonja ako) kya Tasniim.

28. Eyo y’ensulo enywesebwako abo abali ku lusegere.

29. Mazima abo abaajeema babadde nga bali abakkiriza babasekerera.

30.Nga bwe baba babayiseeko babaŋoola.

31. Ate bwe baba bazzeeyo eri abantu babwe baddayo nga beegulumiza.

32. Era bwe baba babalengedde bagamba nti: ‘Mazima abo be baabula’.

33. Sso nga tebabasindikirwangako kuba bakuumi (babwe)

34. Kale olwaleero abo abakkiriza bali abaajeema balina okubasekerera.

35. Nga bali ku biwu berolera.

36. Abaffe, basasuddwa abajeemu bye babadde bakola?

[/et_pb_text][/et_pb_column][/et_pb_row][/et_pb_section]

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *