Skip to content
Home » 80. Abasa(Ekkabyo)

80. Abasa(Ekkabyo)

[et_pb_section fb_built=”1″ _builder_version=”4.4.7″][et_pb_row column_structure=”1_3,2_3″ _builder_version=”4.4.6″ saved_tabs=”all”][et_pb_column type=”1_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.6″ header_font_size=”44px” custom_padding=”15px|3px||5px|false|false” custom_css_main_element=”height: 350px;||overflow: auto;||margin:0;|| ” border_radii=”on|0px|0px|0px|0px” border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_color=”#0C71C3″]

ESSULA

1. Al – Fatiha (Enziguzi)
2. Al – Baqarah (Ente)
3. Al – Imran (Abantu ba Imran)
4. AN – Nisa (Abakyala)
5. Al – Maida (Ekijjulo)
6. Al–An’am(Ensolo ezirundibwa)
7. Al – A’raat (Obutunnumba)
8. Al – Anfal\\l (Emigyago)
9. Al – Tawbah (Okwenenya)
10. Yunus
11. Hud
12. Yusufu
13. Ar – Ra’ad (Eraddu)
14. Ibrahim
15. Al – Hijir
16. Al – Nahal
17. Al – Israh (Olugendo lw’ekiro)
18. Al – Kahf (Empuku)
19. Mariam
20. Twaha
21. Al – Ambiya (Bannabbi)
22. Al – Hajj (Okulamaga)
23. Al – Mumimun (Abakkiriza)
24. Al – Noor (Obutangaavu)
25. Al – Fur-qan (Enjawuzi)
26. Ash – Shu’arah (Abatontomi)
27. An – Naml (Ensanafu)
28. Al – Qasas (Ebyafaayo)
29. Al – Ankabut (Nabbubi)
30. Ar – Room (Roma)
31. Luquman
32. As – Sajidah (Okuvunnama)
33. Al–Ahzaab(Enkambi z’abatabaazi)
34. Saba (Sheba)
35. Fatir (Kagingo)
36. Yasin
37. As–Saffaat (Abasimba ennyiriri)
38. Swad
39. Az – Zumar (Ebibiina)
40. Ghafir (Omusonyiyi)
41. Fussilat (Amateekulule)
42. Ash – Shurah (Okwebuuza)
43. Az – Sukhruf (Amatiribona)
44. Ad – Dukhan (Ekikoomi)
45. Al – Jathiyal (Okufukamira amayimiririra)
46. Al – Ahqaf (Embibiro z’omusenyu)
47. Muhammad
48. Al – fatih (Obuwanguzi)
49. Hujurat (Ebisenge)
50. Qaf
51. Athariat (Enkuŋŋunsi)
52. At – Tul (Olusozi)
53. An – Najim (Emmunyenye)
54. Al – Qamar (Omwezi)
55. Al – Rahman (Omusaasizi)
56. Al – Waqi-ah ( Okwedomola
57. Al – Hadid (Ekyuma)
58. Al – Mujadalah (Omuyombi)
59. Al – Hashir (Okuwanganguka)
60. Al – Mumtahanah (Abaagezesebwa)
61. Al – Saff (Ennyiriri)
62. Al – Jumua (Olwa – Juma)
63. Al – Munafiqun (Abannanfusi)
64. Al – Taghabun (Obuggya)
65. At – Talaaq (Okugoba abakyala)
66. At – Tahriim (Omuziro)
67. Al – Mulk (Obwakabaka)
68. Al – Qalam (Ekkalaam)
69. Al – Haaqqah (Olukakafu)
70. Al – Ma’arij (Obutumbiiriro)
71. Al – Nuhu
72. Al – Ginni (Amaginni)
73. Al – Muzzammil (Lwezingira)
74. Al – Muddath – thir (Lwebuutikira)
75. Al – Qiyamah (Enkomerero)
76. Al – Insan (Omuntu)
77. Al – Mur’salaat (Empewo eweerezebwa)
78. An – Naba (Amawulire)
79. An – Nazi’at (Abakwalekuzi)
80. Abasa(Ekkabyo)
81. At – Tak-wiir (Omuzingo)
82. Al – Infitwaar (Okwebulukuka)
83. Al – Muttaffifiin (Abakenyi)
84. Al – Inshiqaaq (Okulyeebuka)
85. Al – Buruj (Enfo enkunkuutivu)
86. Al – Twaliq (Empumpugumi)
87. Al – A’ala (Owaawaggulu)
88. Al – Gashiyah (Ekibutikira)
89. Al – Fajir (Amariri)
90. Al – Balad (Ekibuga Palan)
91. Al – Shamus (Enjuba)
92. Al – Layil (Ekiro)
93. Al – Dhuhah (Akasana akabereberye)
94. Ash – Sharih (Okwanjuluza)
95. At – Tiin (Omuti omutiini)
96. Al – Alaq (Ekisaayisaayi)
97. Al – Qadir (Amagero)
98. Al – Bayyinah (Amazima)
99. Az – Zilzalah (Musisi)
100. Al – Adiyat (Entebensi)
101. Al – Qari’ah (Ekiggunda)
102. At – Takaathur (Okwegwanyiza ebingi)
103. Al – Asir (Ekiseera)
104. Al – Humazah (Okugeya)
105. Al – Fil (Enjovu)
106. Al – Quraish (Abakuraish)
107. Al – Ma – un (Ebikozesebwa)
108. Al – Kawthar (Endulundu)
109. Al – Kafirunn (Abajeemu)
110. Al – Nasir (Obuyambi)
111. Al – Masad (Obugwogwa)
112. Al – Ikhilas (Obwannamunigina)
113. Al – Falaq (Matulutulu)
114. An – Naas (Abantu)

[/et_pb_text][/et_pb_column][et_pb_column type=”2_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.7″ custom_padding=”15px|3px||12px|false|false” hover_enabled=”0″ border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_style=”preset2″ box_shadow_color=”#0C71C3″]

80. ESSUULA: ABASA, EKKABYO

Yakkira Makka. Erina Aya 42.

Kulw’erinnya lya Allah, Omusaasizi ennyo Ow’okusaasira okw’enjawulo.

1. Yeekabye n’akyuuka.

2. Kubanga agenze waali muzibe.

3. Naye kiki ky’omanyirako nti oba olyawo (muzibe) anaatukula?

4. Oba okwebuulirira, olwo ne kumugasa okulyowa.

5. Kyokka oyo eyegaggasa.

6. Kale ggwe wuliriza muwulirize.

7. Era tovunanyizibwa kwebyo ebimulemesa okutukula.

8. Ate oyo aba azze gyoli ng’atinattina.

9. Era nga atya Mukama.

10. Ate ggwe oyo gwotofuddeeko.

11. Awatali kuwannaanya ddala okwo kwe kubuulirira.

12. Era oyo aba ayagadde akwebuuliriza.

13. Kwekwo okusangibwa mu bitabo eby’ekitiibwa.

14. Ebyawaggulu ebitukuvu.

15. Biri mu mikono gyababaka.

16. Ab’ebitiibwa abeggonjebwa.

17. Yakolimirwa omuntu! Ye nga yasukkiriza obujeemu?

18. Kintu nnaba ki ekyo mwe yamutonda?

19. Yamuggya mu ttondo ly’amazzi g’ekisajja ge yatonda, bwatyo n’amutegeka.

20. Oluvannyuma oluwenda yalumwanguyiza.

21. Oluvannyuma yamufiisa n’amuziika.

22. Oluvannyuma bwaba ayagadde amuzuukiza.

23. Awatali kuwannaanya tewannabaawo by’atuukiriza kw’ebyo bye yamulagira.

24. Kale asanye omuntu okwekaliriza eby’okulya bye.

25. Mazima ffe twafukirira amazzi olufukirira.

26. Oluvannyuma twayasa ettaka olwasa.

27. Olwo ne tulimezaamu empeke.

28. N’emizabibu n’omuddo ogunogwa (enva endiirwa).

29. N’emizaituni n’entende.

30. N’amalimiro obwaguuga.

31. N’ebibala n’ebimera eby’ettale.

32. Olw’emigaso gyammwe n’ebisolo byammwe ebifugibwa.

33. Naye bwe liba lituuse eddoboozi li zzibamatu.

34. Olwo lwe lunaku lwe yemulula omuntu ku mugandawe.

35. Ne maama we ne taata we.

36. Ne mukyala we n’abaana be.

37. Nga buli muntu kwabo ku lunaku olwo ali mu mbera emumalawo.

38. Ebyenyi (ebimu) ku lunaku olwo nga byamufu.

39. Nga biseka bisanyufu.

40. Ate ebyenyi (ebimu) ku lunaku olwo bya kuba bigubaasiivu.

41. Nga bikutte kazigizigi.

42. Abo nno be bajeemu abonoonyi.

[/et_pb_text][/et_pb_column][/et_pb_row][/et_pb_section]

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *