Skip to content
Home » 63. Al – Munafiqun (Abannanfusi)

63. Al – Munafiqun (Abannanfusi)

[et_pb_section fb_built=”1″ _builder_version=”4.4.7″][et_pb_row column_structure=”1_3,2_3″ _builder_version=”4.4.6″ saved_tabs=”all”][et_pb_column type=”1_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.6″ header_font_size=”44px” custom_padding=”15px|3px||5px|false|false” custom_css_main_element=”height: 350px;||overflow: auto;||margin:0;|| ” border_radii=”on|0px|0px|0px|0px” border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_color=”#0C71C3″]

ESSULA

1. Al – Fatiha (Enziguzi)
2. Al – Baqarah (Ente)
3. Al – Imran (Abantu ba Imran)
4. AN – Nisa (Abakyala)
5. Al – Maida (Ekijjulo)
6. Al–An’am(Ensolo ezirundibwa)
7. Al – A’raat (Obutunnumba)
8. Al – Anfal\\l (Emigyago)
9. Al – Tawbah (Okwenenya)
10. Yunus
11. Hud
12. Yusufu
13. Ar – Ra’ad (Eraddu)
14. Ibrahim
15. Al – Hijir
16. Al – Nahal
17. Al – Israh (Olugendo lw’ekiro)
18. Al – Kahf (Empuku)
19. Mariam
20. Twaha
21. Al – Ambiya (Bannabbi)
22. Al – Hajj (Okulamaga)
23. Al – Mumimun (Abakkiriza)
24. Al – Noor (Obutangaavu)
25. Al – Fur-qan (Enjawuzi)
26. Ash – Shu’arah (Abatontomi)
27. An – Naml (Ensanafu)
28. Al – Qasas (Ebyafaayo)
29. Al – Ankabut (Nabbubi)
30. Ar – Room (Roma)
31. Luquman
32. As – Sajidah (Okuvunnama)
33. Al–Ahzaab(Enkambi z’abatabaazi)
34. Saba (Sheba)
35. Fatir (Kagingo)
36. Yasin
37. As–Saffaat (Abasimba ennyiriri)
38. Swad
39. Az – Zumar (Ebibiina)
40. Ghafir (Omusonyiyi)
41. Fussilat (Amateekulule)
42. Ash – Shurah (Okwebuuza)
43. Az – Sukhruf (Amatiribona)
44. Ad – Dukhan (Ekikoomi)
45. Al – Jathiyal (Okufukamira amayimiririra)
46. Al – Ahqaf (Embibiro z’omusenyu)
47. Muhammad
48. Al – fatih (Obuwanguzi)
49. Hujurat (Ebisenge)
50. Qaf
51. Athariat (Enkuŋŋunsi)
52. At – Tul (Olusozi)
53. An – Najim (Emmunyenye)
54. Al – Qamar (Omwezi)
55. Al – Rahman (Omusaasizi)
56. Al – Waqi-ah ( Okwedomola
57. Al – Hadid (Ekyuma)
58. Al – Mujadalah (Omuyombi)
59. Al – Hashir (Okuwanganguka)
60. Al – Mumtahanah (Abaagezesebwa)
61. Al – Saff (Ennyiriri)
62. Al – Jumua (Olwa – Juma)
63. Al – Munafiqun (Abannanfusi)
64. Al – Taghabun (Obuggya)
65. At – Talaaq (Okugoba abakyala)
66. At – Tahriim (Omuziro)
67. Al – Mulk (Obwakabaka)
68. Al – Qalam (Ekkalaam)
69. Al – Haaqqah (Olukakafu)
70. Al – Ma’arij (Obutumbiiriro)
71. Al – Nuhu
72. Al – Ginni (Amaginni)
73. Al – Muzzammil (Lwezingira)
74. Al – Muddath – thir (Lwebuutikira)
75. Al – Qiyamah (Enkomerero)
76. Al – Insan (Omuntu)
77. Al – Mur’salaat (Empewo eweerezebwa)
78. An – Naba (Amawulire)
79. An – Nazi’at (Abakwalekuzi)
80. Abasa(Ekkabyo)
81. At – Tak-wiir (Omuzingo)
82. Al – Infitwaar (Okwebulukuka)
83. Al – Muttaffifiin (Abakenyi)
84. Al – Inshiqaaq (Okulyeebuka)
85. Al – Buruj (Enfo enkunkuutivu)
86. Al – Twaliq (Empumpugumi)
87. Al – A’ala (Owaawaggulu)
88. Al – Gashiyah (Ekibutikira)
89. Al – Fajir (Amariri)
90. Al – Balad (Ekibuga Palan)
91. Al – Shamus (Enjuba)
92. Al – Layil (Ekiro)
93. Al – Dhuhah (Akasana akabereberye)
94. Ash – Sharih (Okwanjuluza)
95. At – Tiin (Omuti omutiini)
96. Al – Alaq (Ekisaayisaayi)
97. Al – Qadir (Amagero)
98. Al – Bayyinah (Amazima)
99. Az – Zilzalah (Musisi)
100. Al – Adiyat (Entebensi)
101. Al – Qari’ah (Ekiggunda)
102. At – Takaathur (Okwegwanyiza ebingi)
103. Al – Asir (Ekiseera)
104. Al – Humazah (Okugeya)
105. Al – Fil (Enjovu)
106. Al – Quraish (Abakuraish)
107. Al – Ma – un (Ebikozesebwa)
108. Al – Kawthar (Endulundu)
109. Al – Kafirunn (Abajeemu)
110. Al – Nasir (Obuyambi)
111. Al – Masad (Obugwogwa)
112. Al – Ikhilas (Obwannamunigina)
113. Al – Falaq (Matulutulu)
114. An – Naas (Abantu)

[/et_pb_text][/et_pb_column][et_pb_column type=”2_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.7″ custom_padding=”15px|3px||12px|false|false” hover_enabled=”0″ border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_style=”preset2″ box_shadow_color=”#0C71C3″]

63.ESSUULA:AL-MUNAFIQUN,ABANNANFUUSI.

Yakkira Madina. Erina Aya 11.

Kulw’erinnya lya Allah Omusaasizi ennyo Ow’okusaasira okw’enjawulo.

1. Bwe baba bazze gyoli abannanfusi bakutegeeza nti: ‘Tuwa obujulizi obukakasa nti ddala oli mubaka wa Katonda!’ Wew’awo Katonda amanyi nti mazima oli mubaka we, era Katonda awa obujulizi obukakasa nti ddala abannanfusi balimba.

2. Baafuula okulayira kwabwe engabo, olwo ne bekiika mu kkubo lya Katonda. Mazima abo kibi nnyo kye baali bakola.

3. Kiri bwekityo kubanga mazima bebo abakkiriza bwe baamala ne bajeema, olwo negissibwako envumbo emitima gyabwe, ne baba nga tebategeera.

4. Ate bwoba obatunuulidde, ekusanyusa enfanana y’emibiri gyabwe, naye bwe boogera n’owulira ebigambo byabwe mazima baba nga ebiti ebiyigiikirize. Balowooza buli ndulu eyita bbo. Bebo abalabe kale beewale – Katonda yabakolimira – basinzira kuki okwerema?

5. Era bwe bagambibwa nti: ‘Mujje abasabire okusonyiyibwa omubaka wa Katonda!’ banyenya emitwe gyabwe, olwo n’obalaba nga beerema ate nga beegulumiza.

6. Kyekimu gyebali k’obe nga obasabidde okusonyiyibwa oba tobasabidde kusonyiyibwa. Mazima Katonda taluŋŋamya bantu bonoonefu.

7. Bebo abagamba nti: ‘Temugabira abo abali n’omubaka wa Katonda, okutuusa nga bamuvuddeko. Naye ga Katonda yekka amawanika g’eggulu n’ensi wabula abannanfusi tebategeera.

8. Bagamba nti: ‘Bwetunaddayo e Madiina, nga ow’ekitiibwa agoberamu ddala omukopi. Sso nga Katonda ye nnannyini kitiibwa n’omubaka we n’abakkiriza, naye abannanfusi tebakimanyi.

9. Abange mmwe abakkiriza, tebibagayaaza eby’obugagga byammwe wadde abaana bammwe obutatendereza Katonda. Kale oyo akola bwatyo, nga bebo abali mu kufaafaagana.

10. Era muweeyo kwebyo bye twabagabira nga tekunnamutuukako omu kummwe okufa, olwo n’awanjaga nti: ‘Ai Mukama Katonda Omulezi wange lwaki tonnindirizzaako ekiseera mpawekyaga nemba nga ngaba era nemba mu luse lwa balongofu’.

11. Naye Katonda tajja kulindiriza mwoyo bwekiba kituuse ekiseera kyagwo (we gufiira) kale Katonda ye Kakensa w’ebyo byemukola.

[/et_pb_text][/et_pb_column][/et_pb_row][/et_pb_section]

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *