Skip to content
Home » 75. Al – Qiyamah (Enkomerero)

75. Al – Qiyamah (Enkomerero)

[et_pb_section fb_built=”1″ _builder_version=”4.4.7″][et_pb_row column_structure=”1_3,2_3″ _builder_version=”4.4.6″ saved_tabs=”all”][et_pb_column type=”1_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.6″ header_font_size=”44px” custom_padding=”15px|3px||5px|false|false” custom_css_main_element=”height: 350px;||overflow: auto;||margin:0;|| ” border_radii=”on|0px|0px|0px|0px” border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_color=”#0C71C3″]

ESSULA

1. Al – Fatiha (Enziguzi)
2. Al – Baqarah (Ente)
3. Al – Imran (Abantu ba Imran)
4. AN – Nisa (Abakyala)
5. Al – Maida (Ekijjulo)
6. Al–An’am(Ensolo ezirundibwa)
7. Al – A’raat (Obutunnumba)
8. Al – Anfal\\l (Emigyago)
9. Al – Tawbah (Okwenenya)
10. Yunus
11. Hud
12. Yusufu
13. Ar – Ra’ad (Eraddu)
14. Ibrahim
15. Al – Hijir
16. Al – Nahal
17. Al – Israh (Olugendo lw’ekiro)
18. Al – Kahf (Empuku)
19. Mariam
20. Twaha
21. Al – Ambiya (Bannabbi)
22. Al – Hajj (Okulamaga)
23. Al – Mumimun (Abakkiriza)
24. Al – Noor (Obutangaavu)
25. Al – Fur-qan (Enjawuzi)
26. Ash – Shu’arah (Abatontomi)
27. An – Naml (Ensanafu)
28. Al – Qasas (Ebyafaayo)
29. Al – Ankabut (Nabbubi)
30. Ar – Room (Roma)
31. Luquman
32. As – Sajidah (Okuvunnama)
33. Al–Ahzaab(Enkambi z’abatabaazi)
34. Saba (Sheba)
35. Fatir (Kagingo)
36. Yasin
37. As–Saffaat (Abasimba ennyiriri)
38. Swad
39. Az – Zumar (Ebibiina)
40. Ghafir (Omusonyiyi)
41. Fussilat (Amateekulule)
42. Ash – Shurah (Okwebuuza)
43. Az – Sukhruf (Amatiribona)
44. Ad – Dukhan (Ekikoomi)
45. Al – Jathiyal (Okufukamira amayimiririra)
46. Al – Ahqaf (Embibiro z’omusenyu)
47. Muhammad
48. Al – fatih (Obuwanguzi)
49. Hujurat (Ebisenge)
50. Qaf
51. Athariat (Enkuŋŋunsi)
52. At – Tul (Olusozi)
53. An – Najim (Emmunyenye)
54. Al – Qamar (Omwezi)
55. Al – Rahman (Omusaasizi)
56. Al – Waqi-ah ( Okwedomola
57. Al – Hadid (Ekyuma)
58. Al – Mujadalah (Omuyombi)
59. Al – Hashir (Okuwanganguka)
60. Al – Mumtahanah (Abaagezesebwa)
61. Al – Saff (Ennyiriri)
62. Al – Jumua (Olwa – Juma)
63. Al – Munafiqun (Abannanfusi)
64. Al – Taghabun (Obuggya)
65. At – Talaaq (Okugoba abakyala)
66. At – Tahriim (Omuziro)
67. Al – Mulk (Obwakabaka)
68. Al – Qalam (Ekkalaam)
69. Al – Haaqqah (Olukakafu)
70. Al – Ma’arij (Obutumbiiriro)
71. Al – Nuhu
72. Al – Ginni (Amaginni)
73. Al – Muzzammil (Lwezingira)
74. Al – Muddath – thir (Lwebuutikira)
75. Al – Qiyamah (Enkomerero)
76. Al – Insan (Omuntu)
77. Al – Mur’salaat (Empewo eweerezebwa)
78. An – Naba (Amawulire)
79. An – Nazi’at (Abakwalekuzi)
80. Abasa(Ekkabyo)
81. At – Tak-wiir (Omuzingo)
82. Al – Infitwaar (Okwebulukuka)
83. Al – Muttaffifiin (Abakenyi)
84. Al – Inshiqaaq (Okulyeebuka)
85. Al – Buruj (Enfo enkunkuutivu)
86. Al – Twaliq (Empumpugumi)
87. Al – A’ala (Owaawaggulu)
88. Al – Gashiyah (Ekibutikira)
89. Al – Fajir (Amariri)
90. Al – Balad (Ekibuga Palan)
91. Al – Shamus (Enjuba)
92. Al – Layil (Ekiro)
93. Al – Dhuhah (Akasana akabereberye)
94. Ash – Sharih (Okwanjuluza)
95. At – Tiin (Omuti omutiini)
96. Al – Alaq (Ekisaayisaayi)
97. Al – Qadir (Amagero)
98. Al – Bayyinah (Amazima)
99. Az – Zilzalah (Musisi)
100. Al – Adiyat (Entebensi)
101. Al – Qari’ah (Ekiggunda)
102. At – Takaathur (Okwegwanyiza ebingi)
103. Al – Asir (Ekiseera)
104. Al – Humazah (Okugeya)
105. Al – Fil (Enjovu)
106. Al – Quraish (Abakuraish)
107. Al – Ma – un (Ebikozesebwa)
108. Al – Kawthar (Endulundu)
109. Al – Kafirunn (Abajeemu)
110. Al – Nasir (Obuyambi)
111. Al – Masad (Obugwogwa)
112. Al – Ikhilas (Obwannamunigina)
113. Al – Falaq (Matulutulu)
114. An – Naas (Abantu)

[/et_pb_text][/et_pb_column][et_pb_column type=”2_3″ _builder_version=”4.4.6″][et_pb_text _builder_version=”4.4.7″ custom_padding=”15px|3px||12px|false|false” hover_enabled=”0″ border_width_all=”0px” border_width_top=”3px” box_shadow_style=”preset2″ box_shadow_color=”#0C71C3″]

75. ESSUULA: AL-QIYAMA; AMAYIMIRIRA.

Yakkira Makka. Erina Aya 40.

Kulw’erinnya lya Allah Omusaasizi ennyo Ow’okusaasira okw’enjawulo.

1. Ssiyinza butalayira lunaku lwa mayimirira.

2. Era ssiyinza butalayira mwoyo mwekubagizi.

3. Abafe omuntu asuubira nti tujja kulemererwa okukuŋŋaanya amagumba ge?

4. Wew’awo ddala tusobola okwenkanyankanya ebinkumu bye.

5. Wew’awo omuntu kyayagala kwe kwedibaga mu maaso ge.

6. Nga abuuza nti: ‘Lutuuka ddi olunaku lw’amayimirira?’

7. Naye bwe gaba gatunudde ebikalu amaaso.

8. Era negubuutikirwa omwezi.

9. Bwetyo n’ezingibwa wamu enjuba n’omwezi.

10. Wa kwebuuza omuntu kulunaku olwo nti: ‘Buliluddawa obuddukiro?’

11. Awatali kuwannaanya, tewali bwewogomo.

12. Ewa Mukama Katonda Omulezi wo kulunaku olwo wewali obutuuze.

13. Nga ategeezebwa omuntu ku lunaku olwo ebyo bye yakulembeza (okukola) ne bye yasembayo.

14. Wew’awo omuntu ebimukwatako abyerolera.

15. Nebwaba nga assizzaawo ebisonyiyisa bye.

16. Togikubaganyizaako nnyo lulimi lwo olw’okujanguyiriza (okugikwata)

17. Mazima ffe tuvunanyizibwa okugikuŋŋaanya n’okuyigiriza ensoma yayo.

18. Bwetuba tugisomye, olwo ggwe goberera ensoma yayo.

19. Oluvannyuma buli kuffe obuvunanyizibwa bw’okuginnyonnyola.

20. Awatali kuwannaanya mwettanira nnyo ebyamangu (eby’ensi)

21. Nga mwebalama eby’enkomerero.

22. Ebyenyi ku lunaku olwo bya kutangalijja.

23. Nga eri Mukama Katonda Omulezi wabyo gyebitunula

24. Era ebyenyi (ebirala) ku lunaku olwo bya kujjula ekkabyo.

25. Nga bifumintiriza nti; mazima byakutuusibwako ki nnamuzisa (ekibonerezo).

26. Awatali kuwannanya bwe guba (omwoyo) gutuuse mu masaabiro.

27. Olwo (ekibuuzo) ne kibuuzibwa nti: ‘Yaani, kati omuganga?’

28. Bwatyo n’akakasa nti kwekwo okujawukanako (ensi).

29. Olwo ne yewetera entumbwe ku ntumbwe.

30. Nga ewa Mukama Katonda Omulezi wo, kulunaku olwo bwe buddiro.

31. Ate nga yali takakasa (babaka) era yali tasaala

32. Wabula yalimbisa era yadda ekyennyuma.

33. Bwe yamala yadda eri abantu be nga yegulumiza.

34. Zikirizibwa ozikikire! 35.Nate zikirizibwa ozikirire!

36. Abaffe ky’asuubira omuntu kwe kuba nga alekebwa awo nnagalaale?

37. Abaffe ssi y’oyo eyali ettondo ly’amazzi g’ekisajja erifukibwa?

38. Oluvannyuma yafuuka ekisaayisaayi, n’amutonda (mumbera endala) n’amutuukiriza?

39. N’asibula okuva muye omugogo gw’ebibiri, ekisajja n’ekikazi?

40. Abaffe alemererwa atya Oyo okuba nga azza obulamu mu bifu?.

[/et_pb_text][/et_pb_column][/et_pb_row][/et_pb_section]

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *